Olw’obubenje obugwa ku nguudo obususse, aba Coca-Cola bakwataganye n’ebitongole ebirala omuli n’obukama bwa okuvujjirira bannauganda bonna abaneetaba mu kutambuza ebigere okw’ennaku 12 okuva e Kampala okutuuka mu kibuga Fort portal nga bamanyisa abantu okwetangira obubenje.