Vidiyo

Okukendeeza obubenje obugwa mu Mabira. UNRA etandise okuddaabiriza ebinnya

Ng’obubenje bweyongera okugwa  ku Luguudo oluva e Kmpala okudda e Jinja naddala mukitundu ekya Mabira , abantu basabye gavumenti okuyungula abasirikale basobole okukoma kubagoba b’ebidduka okwekomako nga bavuga sikulwa nga batta abalamazi. Kidiridde UNRA okusindika kkampuni ya ENERGO okuddaabiriza ebinnya olw’obubenje obususse.

Okukendeeza obubenje obugwa mu Mabira. UNRA etandise okuddaabiriza ebinnya
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: