Vidiyo

Nnamukadde eyaddizibwa ku ttaka eririko enkaayana alaajanidde aboobuyinza ku bamutiisatiisa okumutta

Omukadde ofiisi ya pulezidenti ng'ekulembeddwa Phiona Barungi gwe yaddiza ekibanja mu kyalo kya Lugyi mu muluka gwa Lukwanga alaajana lwa bbulooka eyeekobaanye ne polisi y'e Wakiso ne batandika okukwata abaana be nga bwe babasiba 

Nnamukadde eyaddizibwa ku ttaka eririko enkaayana alaajanidde aboobuyinza ku bamutiisatiisa okumutta
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
vidiyo
Mukadde
Kibanja
Kukwata