Minisitule y’ebyemirimu n’entambula ekoowodde abantu bonna abaawaayo ebyapa okubinona

Minisisitule y’ebyemirimu n’entambula ekoowodde abantu bonna abawaayo ebyapa byabwe ebiri mu bifo ebyayisibwamu oluguudo lwa Kampala Northern Bypass okubinona bunnambiro. Ebyapa bino ebimaze ebbanga eriwerako byali byabaggyibwako ekitongole kya UNRA wakati wa 2005 ne 2009 n’ekigendererwa ekya gavumenti okusalako.

Minisitule y’ebyemirimu n’entambula ekoowodde abantu bonna abaawaayo ebyapa okubinona
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Nguudo #Bypass #Northern #Byapa