Akalulu ka 2026 : Abatuuze b'e Rakai balajaana lwa nguudo mbi basaba balowoozebweko

Ensonga endala abalonzi gye bassaako essira abeesimbyewo mu kulonda okunabaawo omwaka ogujja z’enguudo eziri mu mbeera mbi. Mwekyo tugenze e Rakai tulabe abaayo bwe baagala bayambibwe ku nguudo.

Akalulu ka 2026 : Abatuuze b'e Rakai balajaana lwa nguudo mbi basaba balowoozebweko
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Nguudo #Rakai #Kusaba #Batuuze