Vidiyo

Minisita Nabakooba asabye abalamuzi okutuuka ku ttaka nga tebannawa nsala yaabwe

Nabakooba asabye abalamuzi abakola ku misango gy’ettaka bulijjo okusooka okutuuka ku ttaka erikaayanirwa nga tebannawa nsala. Abadde alambula amalwaliro ag’enjawulo e Mityana n’okudduukirira abakyala ab’embuto.

Minisita Nabakooba asabye abalamuzi okutuuka ku ttaka nga tebannawa nsala yaabwe
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Ttaka
Nsala
Mulamuzi
Kusaba