Kitalo! Eyagenda okukuba ekyeyo e Buwalabu afiiriddeyo ne bamuziikayo

Ffamire esobeddwa olw’omuntu waabwe eyatwalibwa mu ggwanga lya Saudi Arabia okukuba ekyeyo okufiirayo n'azikibwayo nga tebategeezeddwako. Baagala kkampuni eyamutwala ebannyonnyole obulwadde obwamutta n'okuzza omulambo baguziike ku butaka.

Kitalo! Eyagenda okukuba ekyeyo e Buwalabu afiiriddeyo ne bamuziikayo
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Buwalabu #Kufa #Kyeyo