Vidiyo

Gavumenti yaakuliyirira obukadde 15 eri ebayizi abattibwa aba ADF e Kicwamba

Gavumenti etandise okwekenneenya amannya g’abazadde abaafiirwa abaana baabwe mu bulumbaganyi obwakolebwa abayeekera ba ADF ku ttendekero lya Kicwamba Technical College basobole okuliyirirwa. Kiddiridde ekiragiro kya Pulezidenti nti buli ffamire eyakosebwa mu bulumbaganyi guno eweebwe obukadde 15.

Gavumenti yaakuliyirira obukadde 15 eri ebayizi abattibwa aba ADF e Kicwamba
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
ADF
Bayizi
Kuttibwa
Kichwamba