Vidiyo

Ffamire ya bantu 4 eweereddwa obutwa mu kiro omwana n'afiirawo!

Omwana omu afiiriddewo n’abalala ne nnyaabwe ne baddusibwa mu ddwaliro nga biwalattaka oluvannyuma lw’okulya ebigambibwa okuba obutwa.Ekikangabwa kino kibadde ku kyalo Kimbejja ekisangibwa e Buddo mu Kyengerat tawuni kkanso nga bazuuliddwa omusomesa azze okulaba ekirobedde abaana okugenda okukola ebibuuzo.

Ffamire ya bantu 4 eweereddwa obutwa mu kiro omwana n'afiirawo!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Ffamire
Buddo
Baana
Kufa
Baana 4
Kyengera
Marvin Mutonzi