Vidiyo

Eyeesimira entaana akuzizza amazaalibwa ag'emyaka 100 n'alaama!

Nnamukadde ow'emyaka 100 eyeesimira entaana mw'anaaziikibwa, kyaddaaki akoze embaga ey'okugiyingira ng'akyali mulamu n’alaama. Ayagala bamukungubagire okumala ennaku ssatu nga bwe bakuba ebidongo era n’ente ze balisala ku lumbe lwe alese azitegese

Eyeesimira entaana akuzizza amazaalibwa ag'emyaka 100 n'alaama!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Ntaana
Kusima
Kwesimira
Mazaalibwa