Ekitongole ekirabirira bamulekwa n'abatalina mwasirizi kiri mu kattu olw'ensala ya kkooti
Ensala ya kkooti enkulu ku bintu by'ekitongole kya Christian Family Helpers ekirabirira n'okuyamba bamulekwa n'abatalina mwasirizzi esattizza abatuuze, abakidukanya n’abakozi nga bagamba nti kyandisanyizibwawo abakaayanira ettaka lyakyo.
Ekitongole ekirabirira bamulekwa n'abatalina mwasirizi kiri mu kattu olw'ensala ya kkooti