Vidiyo

Difensi asinze ekitundu ku ttaka lye asobole okufuna ssente ezimuyisa mu kalulu k'obwassentebe

Abatuuze ku kyalo Bunwa Kapeeka zzooni 8 ekiri e Buloba mu ggombolola ya mumyuka Wakiso bawuniikiridde bwe bafunye amawulire nti omu beesimbyewo okukulembera ekyalo yatuuse n’okusingayo ettaka okutudde amakavge asobole okufuna ssente ezivuganya.

Difensi asinze ekitundu ku ttaka lye asobole okufuna ssente ezimuyisa mu kalulu k'obwassentebe
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Amawulire
Difensi
Ttaka
Kitundu
Kakalu