Mu kaweefube wokutumbula ebyenjigiriza mu gwanga Bukedde Ffama 100.5 leediyo embuutikizi yatandika enkola eyokuwerera abaana abatalina mwasiirizi nga babasasulira fiizi mu masomero ag’enjawulo. Ku mulundi guno baliko era baana be bayambyeko nga basasulira fiizi n’okubafunira bbasale. Maneja wa Bukedde Fffama Herbert Yawe Kabanda agambye.