Bannannyini bizimbe by'essomero babiggadde lwa bbanja lya bukadde 30!

Abazadde n'abaana ku Upnext kindergarten and junior school e Mutungo bawuniikiridde bannannyini bizimbe essomero mwe liri bwe baliggaddewo nga bagamba babanja ddayirekita ensimbi eziri eyo mu bukadde 30 ez'obupangisa!

Bannannyini bizimbe by'essomero babiggadde lwa bbanja lya bukadde 30!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Ssomero #Bizimbe #Bazadde