Eyakuba munnamawulire waffe azziddwayo mu nkomyo ku misango emirala egimuvunaanibwa

Omusajja eyakuba munnamawulire wa Bukedde tv, Joseh Kinobe ayimbuddwa ku kakalu ka kkooti ka mitwalo 50 kyokka abadde yaakayimbulwa ate n’addamu okukwatibwa nga waliwo amuvunaana ogw’okumusaayira emmere.

Eyakuba munnamawulire waffe azziddwayo mu nkomyo ku misango emirala egimuvunaanibwa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#vidiyo #Munnamawulire #Kinobe #Kkooti #Kaguli