Bannaddiini basabye asabye gavumenti eteereze ebitongole byayo byonna nga bwe baakoze ku basuubuzi abeesenza mu kkubo
Ssaabadinkoni w’e Seeta Reverand Canon Edward Balamaze asabye gavumenti eteereze ebitongole byayo byonna nga bwe baakoze ku basuubuzi abeesenza mu kkubo. Abyogeredde mu kusaba okw’amazuukira ku kkanisa ya Lukka omutukuvu e Seeta.
Bannaddiini basabye asabye gavumenti eteereze ebitongole byayo byonna nga bwe baakoze ku basuubuzi abeesenza mu kkubo