Akakiiko k’eby’ekikugu e Butambala katudde okulaba enguudo ezigenda okukolebwa oluvannyuma lw’okuyisa embalirira y’omwaka gw’eby’ensimbi 2025/2026. Kyokka RDC w’e Butambala Kateregga Musaazi asabye abantu bakomye okutabinkiriza eby’obufuzi mu nkulaakulana