Vidiyo

Agataliikonfuufu: OKUZIIKA ABAAFIIRIDDE MU MULIRO KUTANDISE

Kabadde kaseera kabuyinike ku kyalo Kikerere e Bukulula mu Kalungu nga baziika omwana ow'emyaka 5, omu kubaafiiridde mu muliro ogwakutte ekisulo ku ssomero lya Kasaana Junior e Nyendo Mukungwe mu disitulikiti y’e Masaka.Mu kusooka gavumenti edduukiridde abazadde b’abaana bano n’ensimbi obukadde 50.

Agataliikonfuufu: OKUZIIKA ABAAFIIRIDDE MU MULIRO KUTANDISE
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
AGataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision