Abaana batabukidde nnyaabwe lwakutunda ebiggya. Kyokka ono akawangamudde bwabategeezezza nti mwannyina aliko obukosefu ku mutwe yasinziira mu ddwaliro e Butabika gyali mu kujjanjabibwa n’amulagira okutunda ettaka ly’ekijja. Tubasanze ku poliisi y’e Nazigo mu Kayunga