Vidiyo

Agataliikonfuufu: Ababaka balaajanidde Pulezidenti ku bamane lenda ababali obubi

Pulezidenti Yoweri Museveni alagidde minisitule y’eby’ensimbi okukola ennoongosereza mu tteeka erirambika bamoney lender okutaasa abantu abanyigirizibwa nga babawoze ssente. Bino Pulezidenti abyogeredde mu nsisinkano n’akabondo k’ababaka ba NRM ababadde mu State House Entebbe

Agataliikonfuufu: Ababaka balaajanidde Pulezidenti ku bamane lenda ababali obubi
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliiikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Ba Money Lender
Ababaka balajaanidde Museveni