Agataliiikonfuufu: ABE KABOWA BALABUDDE ABAWALA ABATABULA ABASAJJA

Abatuuze b’e Kabowa baanukudde omugole bba gwalumiriza okufumbirwa bestmaniwe ku ky’okubayita abayaaye. Bamusabye mu kifo ky’okwekangabiriza ne ffamireye baddize omuko ebintu byeyawaay ne bwebiba bitono bitya. Kiddiridde Nalule olunaku olw’eggulo okulumiriza bba Kavuma okutwala baayise abayaaye nebakola akavuyo ewa kitaawe.

Agataliiikonfuufu: ABE KABOWA BALABUDDE ABAWALA ABATABULA ABASAJJA
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Abatuuze baanukudde omugole