Ekiri mu FDC kitokota ssi kisaanikire. Abeewaggula batwaliddwa mu kakiiko k'empisa. Baanuukudde Pulezidenti POA. - Abayizi abasoba mu 100 bagudde ku kabenje. Omu afiiriddewo. Loore kwebaatambulidde yeefudde. - Oluguudo lwa Kampala Jinja Express way. Minisita Ecweru awabudde ababanja - Abatabuka emitwe beeyongedde. Abasawo e Butabika basaba Gavumenti ewere abalima amayirungi n'enjaga. . - Town Clerk bamututte entyaagi. Omukuumi amuggyiddeyo emmundu.Abadde agenzeeyo kubanja musolo. - Abali ku gw'okutega bbomu mu Kampala. Bakomezeddwaawo mu kkooti. Okuwulira Omusango kwongezeddwaayo. - Agaema abaana mu bibuga bakendedde. Kino kyeralikirizza ab'ebyobulamu. Bafunye emmotoka ezinaagema ku byalo. - Gavumenti edduukiridde abantu 9000. Baakosebwa okubomoka kw'omugga katonga. Ebawadde emeere - Okwongera ssente mu kittavvu ky'abakozi. Erabudde abakozesa abataterekera bakozi. Gavumenti ekaangudde ku ddoboozi.