Vidiyo

Agabuutikidde: Ab'Essaza ly'e Lugazi baaniriziddwa Bp. Kakooza mu mizira e Namugongo..

Kibadde kijobi ku kiggwa ky’abakatuliki e Namugongo nga ab’essaza ery’e Lugazi abagenda okukulemberamu okusaba okw’omwaka guno batuuka. Bano baaniriziddwa omusumba w’essaza lino Christopher Kakooza.

Agabuutikidde: Ab'Essaza ly'e Lugazi baaniriziddwa Bp. Kakooza mu mizira e Namugongo..
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Namugongo
Balamazi
Mizira