Agabuutikidde: Abazaalibwa abagwiira bawabuddwa , :Temulina kweyita bannayuganda.

Aba minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga balabudde abagwiira abeefunyiridde okugingirira ebiwandiiko okusobola okufuna paasipooti ya Uganda nti kati balina ebyuuma eby’amanyi era bajja ku kwatibwa bavunaanibwe. Simon Mundeyi okulabula kuno akukoledde mu lukungaana lwa bannamawulire ku kitebe kya minisitule wano mu Kampala.

Agabuutikidde: Abazaalibwa abagwiira bawabuddwa , :Temulina kweyita bannayuganda.
NewVision Reporter
@NewVision
#Agabuutikidde: #Abazaalibwa abagwiira bawabuddwa #Paasipooti