Abekiddiiniddiini abatakkiririza mu kubalibwa Poliisi ebakutte lwa kutaataganya nteekateeka za Gavumenti

Poliisi y’e Kamuli ekoze ekikwekweto mwekwatidde abantu ab’ekiddiinidiini ekya Njiri Nkalu 666 okuli ne Paasita waabwe ow’emyaka e 80 olw’okugaana okubalibwa mu nteekateeka eya gavumenti egenda mu maaso.

Abekiddiiniddiini abatakkiririza mu kubalibwa Poliisi ebakutte lwa kutaataganya nteekateeka za Gavumenti
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision