Ebbugumu lyeyongedde ku kitebe kya NUP ng'abaagala eky'ababaka bakyasunsulwa

Ebbugumu lyeyongedde ku kitebe kya NUP nga basunsula abeegwanyiza okuvuganya ku bifo bya babaka ba palamenti. Olwaleero abasunsuddwa be ba Kampala, Acholi n’obugwanjuba gw’eggwanga. Mu Kampala Shamim Malende ne Zahara Luyirika battunka.

Ebbugumu lyeyongedde ku kitebe kya NUP ng'abaagala eky'ababaka bakyasunsulwa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#NUP #Kitebe #babaka #kusunsula