Vidiyo

Ab'e Kayonza baagala ssentebe waabwe gwe baawadde kkaadi ya NRM ateebwe

Banna NRM e Kayonza Kayunza si bamativu n'eby'okukwatibwa kwa ssentebe waabwe gwe baagala okulonda ate nga ye yaweebwa kkaadi y'ekibiina nga bagamba nti emisango egyamukwasizza tegiriimu.

Ab'e Kayonza baagala ssentebe waabwe gwe baawadde kkaadi ya NRM ateebwe
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Bano kati bagaanye okuwanda eddusu ku muntu omulala ne basaba be kikwatako okusitukiramu ne bategeeza nti okulonda ssentebe kusembedde.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Kayunga
Kayonza
Bantu
Kulonda
Batuuze
Kuwa
Kkaadi