Vidiyo

Abavubuka 5 okuli ne makanika bakwatiddwa mu kikwekweto kya Poliisi ku banyakula obusimu mu jjaamu.

Bano basangiddwa n’amasimu agasoba mu 30 agagambibwa okuba amabbe nga waliwo n’eggyiddwa ewa makanika gye baagitutte okugiyiwa ebiriko. 

Abavubuka 5 okuli ne makanika bakwatiddwa mu kikwekweto kya Poliisi ku banyakula obusimu mu jjaamu.
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kikwekweto
Poliisi
Bavubuka
Busimu
Kukwatibwa
Makanika