Abasuubuzi bali mu kiyongobero oluvannyuma lw'okusanga ekizimbe kyabwe nga kyakutte omuliro
Abakolera ku kizimbe kya New Pacific Arcade ku William street bali mu kiyongobero oluvannyuma lw'okusanga ekizimbe kyabwe nga kikutte omuliro mu kiro ekikeesezza leero.
Abasuubuzi bali mu kiyongobero oluvannyuma lw'okusanga ekizimbe kyabwe nga kyakutte omuliro