Vidiyo

Abakiise mu kkanso y'e Wakiso beekandazze ne balumirizza nti bye bateesa tebissibwa mu nkola!

Kkanso y’eggombolola ya mumyuka Wakiso eggweeredde ku bunkenke oluvannyuma lw’abamu ku bakiise okufuluma nga beemulugunya nga buli kiteeso ekiyisibwa mpaawo kissibwa mu nkola. Ebadde ekubirizibwa sipiika Hakimu Mugalu nga Muwanga Lutaaya y'akiikiridde RDC Justine Mbabazi.

Abakiise mu kkanso y'e Wakiso beekandazze ne balumirizza nti bye bateesa tebissibwa mu nkola!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Bakkansala
Wakiso
Kukiika
Nsimbi
Mayumba
Nguudo