Disitulikiti y’e Tororo egenda kukutulwamu disitulikiti ssatu n’ekibuga kimu ate disitulikiti y'e Bundibugyo ekutulweko disitulikiti y'e Bughendera. Babikkaanyizzaako mu lukiiko lw’akabondo olwatudde akawungeezi k’eggulo mu maka g’obwapulezident e Ntebe.