Aba NRM batutte ttuleera y’emikono egisoba mu bukadde 2 ku ofiisi z'akakiiko k'ebyokulonda

Ekibiina kya NRM kiwaddeyo emikono egisoba mu bukadde bubiri egisemba Pulezidenti Yoweri Museveni okuddamu okuvuganya ku bwa Pulezidenti mu kisanja ekijja.

Aba NRM batutte ttuleera y’emikono egisoba mu bukadde 2 ku ofiisi z'akakiiko k'ebyokulonda
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#NRM #Kalulu #Kulonda #Kakiiko #Mikono #Bukadde 2 #Kuzimba #Bizimbe #Buakdde