Ono kamera ya Kasalabecca emukwatirizza ku kitebe kya disitulikiti e Kaasabbaale mu Kalungu Town Council gy'abadde agenze ku mirimo gy'abalonzi.
Muky Lwanga y'akiikirira abalonzi b'eggombolola y'e Bukulula ng'omukiise omukyala ku tikiti ya NUP ng'eno abakiise gye bamugonnomolerako Obwasipiika.
Ka tumwongere essaala obuyembe abumaleko bulungi.
Sipiika alaga akyamalako
Wano ng'atambula