MWANAMULENZI Rickman, eyali muninkini wa Sheilla Gashumba era baapepeya akabanga.
Amanyiddwa mu kuyimba kyokka era asamba n’akapiira. Abawagizi be abakubyeko sapulayizi, bw’akoze saaluuni kyokka n’agiteeka kumpi n’edduuka lya Sheilla ku luguudo lwa Clement Hill.
Waliwo abaagirabye ne boogera ebitonotono nti asaanye yeegendereze kuba ‘Akaddanyuma kassa’....