Kasalabecca

Omusumba Bright Muyingo enjiri agitutte Bunaayira!

Ono y’asumba Ekkanisa ya Healing Tower Ministries e Wakiso era yagenze kutambuza kigambo kya Katonda. 

Omusumba Bright Muyingo enjiri agitutte Bunaayira!
By: Musa Ssemwanga, Journalists @New Vision

OMUSUMBA Bright Moses Muyingo, maneja w’omuyimbi Umar Mwanje, agenze Yisirayiri. 

Ono y’asumba Ekkanisa ya Healing Tower Ministries e Wakiso era yagenze kutambuza kigambo kya Katonda. 

Muyingo era maneja w’omuyimbi Umar Mwanje agamba nti olugendo lw’aliko lutuvu era waakusakira n’abantu ba Katonda. 

Ku Mmande lwe yasitudde nga waakumalayo wiiki.Enjiri agitutte bweru

Tags:
Kasalabecca
Njiri
Kkanisa
Uganda
Kutwala
Bweru