Luno aluyimbe aluggye ku mwana muwala Vanessa eyamuyiye ku mukolo kw'okukyala n'adduka n'obukadde 30.
Lwasa yakakasizza abawagizi be ku Facebook nti oluyimba balutongoza nga 22 ku bbaala emu n'abasaba okwebaawo bamulabe ng'alya mu ndago n'okwekulisa omukazi gw'atuumye omusezi.