MUTABANI w’omuyimbi Chosen Becky, aludde ng’ali ku kitanda, akubye ku matu.
Abantu ab’enjawulo babadde bamusaasira olw’embeera gy’abaddemu kyokka nga waliwo abamunenya okussa omwana ku mitimbagano gya yintanenti n’embeera gye yalimu nga ye akikkaatiriza nti akola bimuwa mirembe.
Y’ono omwana wa Chosen Becky, omukulu gwe yazaala nga tannaganza Dictator Alien Skin Amir, gw’alinamu abaana abalala kati.