HENDRICK Ssali, mutabani w’omuyimbi Bebe Cool azadde omuwala ne yeebazaKatonda.
Obubaka yabutadde ku mikutu gya yintanenti. Ono ye mwana we omuwala asoose, ng’ababiri b’alina balenzi.