Kasalabecca

Bad Black akoze akabina akamutuuza amatiitiiri

BAD BLACK akabina ke yeetaddeko mu ddwaaliro, kamutuuza matiitiiri. Mwanamuwala ono ng’amannya ge amatuufu ye Shanitah Namuyimbwa, gye buvuddeko yategeeza nga bwe yali agenda okwongera ku kabina ke kafuuke kanene. 

Bad Black akoze akabina akamutuuza amatiitiiri
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

BAD BLACK akabina ke yeetaddeko mu ddwaaliro, kamutuuza matiitiiri. Mwanamuwala ono ng’amannya ge amatuufu ye Shanitah Namuyimbwa, gye buvuddeko yategeeza nga bwe yali agenda okwongera ku kabina ke kafuuke kanene. 

Era kino yakituukirizza ennaku eziyise. Naye oluvannyuma lw’okumukolako ‘sajale’ mbu omusawo we yamulagidde obutakatuulira okumala wiiki eziwera. 

Kati mu kifo ky’okutuula, afukamira bufukamizi ate okwebaka ku kitanda, assaawo lubuto. Agamba nti wadde ayita mu kusoomoozebwa n’obulumi, teyejjusa kasita yakoze ebbina.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Badblack
Kasalabecca
Shanitah Namuyimbwa
Kanene