Kasalabecca

Abaana ba Triplets Ghetto Kids bagenze Buyindi kuzannya ffirimu

ABAANA aba Triplets Ghetto Kids, abamanyiddwa ennyo mu kuzina amazina bagenze, Buyindi kuzannya ffirimu.

Abaana ba Triplets Ghetto Kids bagenze Buyindi kuzannya ffirimu
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

ABAANA aba Triplets Ghetto Kids, abamanyiddwa ennyo mu kuzina amazina bagenze, Buyindi kuzannya ffirimu.

Baayitiddwa ekibiina ekimu okwetaba mu ffirimu ya 45, egenda okuzannyibwa bakafulu b’okuzannya ffirimu mu nsi yonna.

Aba Ghetto Kids ku siteegi

Aba Ghetto Kids ku siteegi

E Buyindi, baabaanirizza mu bitiibwa bya bassereebu ebijjuvu era baategeezezza nti, we banaakomerawo, nabo bajja kutandika okufulumya ffirimu eyaabwe mu bitundutundu.

Nti eno ejja kuba ekwata ku bulamu bwabwe
n’ekibiina nga bwe kizze kyeyubula okutuuka okuyitibwa abantu abanene mu nsi yonna.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Kasalabecca
Mawulire
Tripplets
Ffirimu
Kuzannya
Baana