URA FC 3-1 Onduparaka
Ggoolo za URA zaateebeddwa Shafiq Kagimu (2) ne Steven Mukwala.
Ssimbwa yategeezezza abazannyi be nti buli mupiira gwe bazannya ebeera fayinolo yaabwe okulaba nga bawangula ekikopo kya sizoni eno.
URA yeenywerezza ku ntikko ya liigi n'obubonero 50.
Ura 3 1 Onduparaka