BUKEDDE W’OLWOKUNA LEERO AZZE AKUBYEKO BUGULE

BUKEDDE W’OLWOKUNA LEERO AZZE AKUBYEKO BUGULE

BUKEDDE W’OLWOKUNA LEERO AZZE AKUBYEKO BUGULE
NewVision Reporter
@NewVision

Mulimu akatabo ak’enjawulo ku mazaalibwa ga Kabaka mwe bakulagidde ebyobuwangwa 68 ebitumbula ebyobulamu mu Buganda.

Minisita Kitutu bimusobedde ng’azzibwayo e Luzira balooya be ne batabuka mu kkooti.

Tosubwa ebizuuse ku bantu 12 abaabuze mu Makindye ne beegatta ku ba ADF.  

Omuzadde alina omuyizi mu P6 ne P7 bamuteereddemu Weekly Exercises ezimuyamba okutandika okwetegekera ebibuuzo eby’akamalirizo.

Russia egezesezza obwaguuga bwa mizayiro n’eraalika America ne Ukraine.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya ManU ne Sevilla bwe battunka mu gwa Europa ne tukulaga buli ttiimu w’erina amaanyi.

Bino byonna mu Bukedde w’Olwokuna wa miko 32 agula 1,000/- zokka.