Akanyiriri akakuyisa mu Ssande ne Bukedde

LEERO ssande, wandigenzeeko mu ssinzizo okutendereza n'okwebaza omutonzi abukeesezza n'akuwa n'obulamu

Akanyiriri akakuyisa mu Ssande ne Bukedde
NewVision Reporter
@NewVision
#Ssande #Kusaba #Kyawandiikibwa

Abantu abasinga bakaluubirizibwa okufunyo akadde okusoma ebyawandiikibwa mu lunaku naddala ku Ssande ng'eno. Bukedde ekuwadde akanyiriri okukuyisa mu Ssande;

Yoswa 1:8 (Joshua 1:8) ;

  • Ekitabo kino eky'amateeka tekiivenga mu kamwa ko, naye onookirowoozangamu emisana n'ekiro, olyoke weekuumenga okukola nga byonna bwe biri ebiwandiikiddwamu: kubanga bw'onooterezanga bw'otyo ekkubo lyo, era bw'onooweebwanga omukisa bw'otyo.

Login to begin your journey to our premium content