Pakasa: Omulembe gwetulimu gwa kukozesa Tekinologiya, omuzadde abasomesa bakubirizibwa okuva wansi ng'abayizi bababangula mu byuuma bi Kalimagezi. tugenzeeko ku St. Josephs S.S Nyamityobola gyetusanze aba S.2 nga bakuguse mu Byamasannyalaze. Ate ku Immaculate Heart Girls School nayo nga bakuguse mu kukanika zi Komputa. Baana bawala naye kyebakola bakyaagala.RELATED STORIES: https://youtu.be/qXtT7nZ-sHc Okunoonyereza ku Tekinologiya ow'e kyasa abakakiiko basisinkanye Minisita. https://youtu.be/kWXpcyMPfCw Agataliikonfuufu: Okutumbula Tekinologiya,Wiiki ya Ssayansi egguddwawo, Ssabaminisita abasiimye