Emboozi

Ab'essomero lya Rines Secondary School e Namusera bajaguza okuyita ebigezo bya Senior 4

Abayizi ku ssomero lya Rines Secondary School e Namusera mu Wakiso nabo bajaganyizza olw'okuyitira waggulu ebigezo byabwe era dayirekita w'essomero lino Denis Kaliisa n'asiima abayizi okwewayo ku ebyo byebasomesebwa bulijjo .  

Abayizi b'essomero lya Rines Secondary School nga basanyufu olw'okuiya ebigezo bya senior 44
By: Huzaima Kaweesa, Journalists @New Vision

Abayizi ku ssomero lya Rines Secondary School e Namusera mu Wakiso nabo bajaganyizza olw'okuyitira waggulu ebigezo byabwe era dayirekita w'essomero lino Denis Kaliisa n'asiima abayizi okwewayo ku ebyo byebasomesebwa bulijjo .

Abayizi b'essomero lya Rines Secondary School  nga basanyufu olw'okuiya ebigezo bya senior 4

Ategeezezza nti essira basinga kuliteeka nnyo ku bya sayansi nga kino kibasobozesezza okuyitira waggulu. Asabye abazadde okubongera abaana kubanga babawa ekyo kyebetaaga

Abayizi b'essomero lya Rines Secondary School nga bali wamu n'omu ku badayirekita Robert Byamukama (wakati). Ku kkono ye Angella Ndagire eyafunye 6As 4Bs, owokubiri ku kkono ye Desire Nabukeera yafunye 8As 1B, owokusatu ku ddyo ye Maria Namanda yafunye 8As 1B, owokubiri ku ddyo ye Stecia Zalwango yafunye 5As 4Bs ate ku ddyo ye Gloria Mutesi yafunye 6A 4B

Tags: