Ronaldo ne Messi baakusisinkana mu gw'omukwano

CRISTIANO Ronaldo ne Lionel Messi baakusisinkana enkya mu mupiira gw'omukwano.

Ronaldo ne Messi baakusisinkana mu gw'omukwano
NewVision Reporter
@NewVision

Guno gwe mupiira gwa Ronaldo ogusooka bukya akutula ddiiru y'obukadde bwa pawundi 173 buli mwaka nga yeegatta ku Al-Nassr.

Ronaldo y'agenda okubeera kapiteeni wa ttiimu ya bassita okuva mu Saudi Arabia nga bano bagenda kukwatagana ne PSG ya Messi.

Login to begin your journey to our premium content