MICK Schumacher, mutabani w'eyali kafulu mu kuvuga obumotoka bwa Formula One, Michael Schumacher alangiridde nga bw'akomawo mu muzannyo guno sizoni ejja.
Mick, ali mu nteeseganya ne kkampuni empya eya Cadillac.
Yasemba kuvugira Haas mu 2022 nga bwe yavaayo yadda mu Mercedes ng'omuvuz owookusatu kyokka nayo baamusazeeko ne bamusikizza Valtteri Bottas.