Fayinolo y'empaka z'amasaza erangiriddwa okuzannyibwa nga 5 March 2022 ku kisaawe kya At.Mary's stadium e Kitende.
Bino birangiriddwa minisita w'embyemizannyo Henry Ssekabembe enkya yaleero mu offiisi ye ku Bulange e Mmengo mu lukiiko lwa banamawulire.
Minisita Sekabembe n'abakungu be
Gf 8(2)
Era ng'abawagizi bakkiriziddwa okweyiwa mu kisaawe kino(eky'e Kitende) nga bakusasula 20,000(abatuula mu bifo ebyabulijjo) ne 50,000(abanatuula mu ky'abakungu