Ebyemizannyo

Ebyabadde ku mupiira ogusiibula Tony Mawejje

Ku Lwokusatu, eyaliko omuwuwuttanyi wa Uganda Cranes, KCC FC, Masaka LC, Police FC ne ttiimu endala Tony Mawejje lwe yannyuse okuzannya omupiira mu butongole. Waategekeddwaawo omupiira ogumusiibula ogwazannyiddwa mu kisaawe e Lugogo. Laba ebyabaddeyo mu bifaananyi.

Ebyabadde ku mupiira ogusiibula Tony Mawejje
By: Ismail Mulangwa, Journalists @New Vision

Ttiimu ya Cranes eriwo eyazannye.

Ttiimu ya Cranes eriwo eyazannye.

Omuyimbi Eddie Kenzo ng'azannyira Team Mawejje.

Mawejje ng'abuuza ku bawagizi.

Mawejje ng'abuuza ku bawagizi.

Abdallah Salim (ku ddyo) ng'attunka ne Sulaiman Mutyaba.

Mawejje (wakati) ng'asanyuka ne Muhammad Shaban eyateebye ggoolo eyookubiri. Ku ddyo ye Geoffrey Massa ate ku kkono ye Sadam Juma.

Abazannyi ba Team Mawejje beekubisizza ekifaananyi.

Dan Wagaluka (ku kkono) ng'attunka ne Faisal Wabyona owa Cranes eriwo kati.

Mawejje ng'akubira abawagizi mu ngalo okubeebaza.

Ttiimu ya Cranes eriwo eyazannye Team Mawejje.

Abazannyi abaatandise mu Team Mawejje.

Abazannyi abaatandise mu Team Mawejje.

Tags:
Tony Mawejje
Micho Sredojevic
Omuyimbi Eddie Kenzo
Denis Onyango
Lugogo