Bannamawulire abava mu kkanisa y'Abadiventi mu ggwanga bakung'aanidde ku Kkanisa ya Mukono Central SDA nga beegatta ku bannaabwe mu nsi yonna okukuza olunaku lwabwe mu kkanisa ya SDA.
Henry Ssekanjakko owa New Vision, Josephine Namakumbi owa NBS, ne John Cliff Wamala owa NTV baagambye nti na buli kati bakyanyiga ebiwundu ebyabatuusibwako nga bakola omulimu gwabwe.
Login to begin your journey to our premium content